News
<p>Ddereeva ono atannamanyika bimukwatako abadde avuga mmotoka nnamba UBN 322 A kigambibwa nti atomedde omuyizi Ronnie Menya asomera mu Nawanjisi P/S n'amuleka ng'ataawa.</p> ...
<p>Abakkiriza mu nzikiriza y'Obumu ey'omukama Ruhanga Ow'obusobozi Bisaka beeraze amaanyi nga basiima Owobusobozi Bisaka olw'okubawonya kwossa n'okubawa emikisa egibafudde abagagga. </p> ...
BAJETI y'eggwanga ey'omwaka gw'ebyensimbi 2025/26 eya tuliriyooni 72 (obuwumbi 72,000) esomwa leero. Gye buvuddeko, ssaabawandiisi w'akakiiko akafuga emizannyo mu ggwanga (National Council of Sports, ...
Manifesito Gavumenti ya NRM kwe yanoonyeza obululu eya 2021-2026 yasuubiza okukola ebintu 577. Mu myaka ebiri n’ekitundu egyasooka ebitundu 35 ku 100 byakolebwa.
Kkwaaya mukaaga ze zaatuuze ku zaakamalirizo eza National Martyrs’ Choral Festival 2025, okuli ez’Abakatolikiti ssatu n’ez’Abakristaayo 3 ng’ebikujjuko bya kubeera ku Kampala Serena Hotel nga May 31, ...
Waliwo abaagala Rebecca Kadaga bamutonderewo ekifo ky'obumyuka bwa ssentebe wa NRM e Busoga May 29, 2025 WALIWO bassentebe ba NRM ku zi disitulikiti abasabye abakulira ekibiina kyabwe okutondawo ekifo ...
AKAKIIKO k’ebyokulonda olukakasizza ekibiina kya People’s Front for Freedom (PFF) ekya Dr. Kizza Besigye abakikulira ne balaakika okussaawo okuvuganya okw’amaanyi ne balabula NUP, NRM ne FDC ...
Paapa Leo XIV ayingidde olubiri lwe May 15, 2025 PAAPA Leo XIV ayingidde olubiri lwa Paapa olutongole Paapa Francis gwe yasikidde,lwe yagaana okusulamu olw’amatiribona agaalusukka ng’ate ye ayagala ...
Ndeeeeba;Akabuga abanoonya sipeeya, embaawo ne pikipiki gye beeyuna May 15, 2025 PIKIPIKI, ebibanda bya mmotoka, sipeeya w’ebidduka, embaawo ne galagi bye bimu ku bikuzizza akabuga Ndeeba. Zino ze ...
Entegeka za Gavt.zikanze abattakisi May 14, 2025 ABADDUKANYA takisi mu Uganda wansi w’ekibiina kya UTOF basabye minisita omubeezi ow’ebyantambula Fred Byamukama okusooka okuwulira endowooza zaabwe ...
Bukedde atunuulidde abamu ku bafaaza abalina amaanyi ag’enjawulo okusabira abantu ne bawona okugoba amasitani n’okujjanjaba nga beeyambisa eddagala ly’obutonde, n’okusabira abantu ne basumulukuka ...
Katikkiro Mayiga ajaguzza emyaka 12 ku bwa Katikkiro May 13, 2025 "Nga ntandika omwaka guno ogwe 13 nga nkuuma Ddamula, mbasaba tutambulire wamu tuwangane amagezi, tuyambagane, tube bumu, twebungulule ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results